Breaking
News: Ensonga za Minisita Omubeezi owa Gavumenti ezebitundu Hon. News: Omumyuuka womukulembeze wa National Unity Platform Hon. News: Aaa…..kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Akalulu ka LC kakusimba mu mugongo

Minisita wa Gavumenti ezebitundu, Adolf Mwesigye agamba nti Gavumenti terina sente zimala ku kalulu ka LC era kagenda…

Ky’ekiseera okukyusa

Amama Mbabazi agamba nti kino ky’ekiseera Museveni okuwaayo entebe mu mirembe n’abalala bakwate enkasi.

Bannansi basaanye okutunuza eriiso ejjogi

Bannansi bakubiriziddwa okutunuza eriiso ejjogi ku buli bw’enguzi kubanga Uganda ekwata ekifo kyakumwanjo mu kugirya. Kino kisabiddwa ekitongole…

Gavumenti esabiddwa okuzimba laboratory

Ssaabawaabi wa Gavumenti Michael Kibita asabye Gavumenti ezimbe laboratory ezimala okwanguyizaako okunoonyereza.

Omusiraamu attiddwa ng’ava ku so allah

Entiisa ebuutikidde abantu b’e Kyazanga mu Lwengo bwebasaanze omulambo ku makya nga omusiraamu yattidwa ng’ava kusaala Subuhi!!!

Oluyimba lw’ekiggunda olwolunaku, Gyogenda

Oluyinba lw’ekiggunda leero mu pulogulaamu zonna, Gyogenda aka Phina Mugerwa okikola otya, :genda mu simu yo type –…

Palamenti emaze n’ekkiriza Digital

Kyaddaaki palamenti ekkirizza tookuva mu analog okudda ku the digital nga bweyali ekisimbidde ekkuuli okusooka. Era Minisita avuunaanyizibwa…

UPDF asuuzizaa Abayeekera ba LRA e

E eggye lya Uganda lisuuzizza abayeekera ba LRA Ebyokulwanyisa omuli Smg ne zi AK

Ekitebe kya Dp kirumbiddwa

Police egumbuludde abavubuka ababadde balumbye ekitebe kya Dp ku City house mu Kampala.