Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 152 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

E Buyikwe bakoze ekikwekweto ky’enjaga.

Ab’ebyokwerinda mu Disitulikiti ye Buyikwe bakoze ekikwekweto ky’enjaga mwebagwiridde ku misiri gyayo era nebaleka nga bagikudde.

Omulambo gw’omukadde gusangiddwa ku kkubo.

Omukadde ateeberezebwa okuba mu myaka nga 57, omulambo gwe gusangiddwa ku kkubo nga gwasobezeddwako. Bino bibadde mu Ggombolola…

Abadde agezaako okubba ente akubiddwa amasasi.

Omusajja abadde agezaako okubba ente akubiddwa amasasi e Njeru. Abadde ne banne abalala ne baddduka.

Police e Luweero eri ku muyiggo gw’abasajja abaabadde n’emmundu nebatta abantu.

E Luweero – Kidaama, police eri ku muyiggo gw’abasajja abaabadde n’emmundu nebatta abantu basatu nga omwo mwemuli ne…

Omuvubuka ow’emyaka 18 akubiddwa ekikonde n’afiirawo.

Omuvubuka ow’emyaka 18 akubiddwa ekikonde n’afiirawo mbulaga nga balwanira omuwala Bino bibadde Kayunga.

Rwanda eggyewo ekkomo ku bisanja by’obwa Pulezidenti.

Palamenti ya Rwanda akawungeezi ka ggyo yaggyewo ekkomo ku bisanja by’obwa Pulezidenti. Kino kizze oluvannyuma nga Pulezidenti aliko…

DP eyongezzaaayo okuggyayo empapula z’okwesimbawo mu Kamyufu.

Ekibiina kya DP kyongezzaayo okuggyayo empapula z’okwesimbawo mu banaavuganya mu Kamyufu basobole okukwatira ekibiina bendera mu bifo eby’enjawulo.…

Besigye atongozza enteekateeka ze ez’okuwenja akalulu.

Olwaleero Col Dr Kiiza Besigye atongozza enteekateeka ze ez’okuwenja akalulu asobole okufuna Kaadi y’ekibiina kya FDC Mu kalulu…

Police e Lugazi eri ku muyiggo gw’abatugumbudde omukazi.

Police e Lugazi eri ku muyiggo gw’abatugumbudde omukazi okutambula omulambo nebagusuula mu ssamba y’ebikajjo bya Metha e Lugazi.…