97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Atemyetemye omwana wa muganda we lwa 50.000

Omusajja e Kayunga atemyetemye omwana wa muto we lwa kumuteebereza kubba mitwalo gye etaano .

Kigambibwa nti omusajja ono abadde abeera n’omwana ono awaka mu gombolola ye Busana .

Omusajja ono bweyasanze nga ssente teziriimu mu nju naalowooza nti omwana ono abadde asoma S. 1 yaazibbye era bwatyo n’asikayo ejjambiya n’amusanjaga .

Kato Vincent e Kayunga yaabaddewo okutusakira lino .

About Mubiru Ali

Leave a Reply