97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Amaggye gaazizza amaka ga Kalungi

Nga tannatwalibwa mu kkooti, Kalungi yassiddwa mu mmotoka ya takisi ng’ali ku mpingu ng’ewerekedwaako kabangali ya poliisi. Nga batuuse awaka yaggyiddwa mu takisi n’ayingizibwa mu nnyumba ye olwo okwaza ne kutandika.
Amagye gaamaze esaawa ssatu n’ekitundu nga gaaza amaka ga Kalungi. Kigambibwa nti baasanzeeyo ebiwandiiko n’obutambi (CD) okuli ebifaananyi bya vidiyo n’amaloboozi ga Jamir Mukulu, eyali akulira abayeekera ba Allied Democratic Forces (ADF).

About Mubiru Ali

Leave a Reply