97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Akakiiko katandise okuwulira ogwa IHK

Akakiiko akalungamya emirimu egy’ekikugu mu basawo aka Uganda Medical and Dental Practitioners Council katandise okubuuliriza ekyaviirako eyali Munnamawulire wa WBS Nuriat Nambaziira okufiira mu sanya ku ddwaliro lwa IHK mu Kampala.
Akakiiko akatudde ku kitebe kyako e Wandegeya kawulidde obujurizi okuva mu beemulugunya n’abavunanwa era okusinziira ku Dr. Katumba Sssentongo ‘registra’ w’akakiiko kano, obujulizi bwebakunganyiza bwakubayamba okuwa ensala mu banga eritali lyawala.

About Mubiru Ali

Leave a Reply