Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,080 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Poliisi ekakasizza okukwatibwa kwa Nicholas Opiyo

December 22, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo nekakasa okukwatibwa kwa Munnamateeka Nicholas Opiyo nga egamba nti akwatiddwa ebitongole byebyokwerinda n’ekitongole kya Financial Intelligence ku bigambibwa nti yenyigria mu ‘money laundering’ n’ebikolwa eby’ekko. Poliisi egamba nti okumunoonyerezaako kugenda mumaaso bulungi era nga akuumirwa ku Special Investigations Division.