Agenze okuziika ssezaala we agwiriddwa omuti n’akalirawo – Mayuge
Waliwo amaka ku kyalo Bayitambogwe agasangibwa mu Disitulikiti y'e Mayuge agaguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw'omusajja abadde agenze okuziika ssezaala we omuti okumugwira n'akalirawo.

