97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ab’oluganda n’emikwano gya Kabuleta bakedde kusaba

Ab’oluganda wamu n’emikwano gya Joseph Kabuleta olunaku lwa leero bakedde ku kitebe kya Special Investigations Unit (SIU) e Kireka kyakuumirwa nga baagala omusumba waabwe ateebwe. Bano basazeewo okutandika okusaba essaala okulaba nti wabaawo okumenyebwa kw’enjegere mu linnya lya Yesu.
Kabuleta yakwatibwa nga 13-7-2019 kubigambibwa nti yawandiika ebigambo ku mikutu gya ‘Social Media’ nga bigezaako okulengezza wamu n’okuvvoola omukulembeze w’eggwanga mu kitiibwa kye.

About Mubiru Ali

Leave a Reply