Abegwanyiza obubaka bwe Nakawa ku kkaadi ya NUP basisinkanye
Omukulembeze w’Ekibiina kya National Unity Platform era Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asisinkanye abegwanyiza ekifo ky’Omubaka wa Nakawa Joel Ssenyonyi ne Ronald Balimwezo.

