97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abayizi b’e Kyambogo baddukidde mu Kkooti

Abayizi ba Kyambogo University abatalabikira ku lukalala lw’abayizi abalina okutikkirwa ku matikkira age 17 bakedde kwekalakaasa ku Kkooti Enkulu mu Kampala.
Omulamuzi asuubirwa okuwulira okusaba kwabayizi bano nga baagala kkooti eyimirize amatikkira agaliwo nga 21-Sept okutuusa nga bateekeddwa ku lukalala luno.

About Mubiru Ali

Leave a Reply