Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 129 listening Simba FM Live

Alumyeko bba ebitundu by’ekyama.

July 29, 2016 · Mubiru Ali

Resty Margret yaalumyeko bba Sande James ebisumuluzo by’amaka ku kyalo Bumeru mu Disitulikiti y’e Namayingo.

Kigambibwa nti Resty ono yalese essimu ye awaka wabula okudda nga tagikubako kya mulubaale era oluyimbo nerutandikira awo okukkakkana nga alindiggudde bba ennume y’ekigwo n’akkira okumulumako ebisumuluzo by’amaka.

Sande James ali mu ddwaliro apookya ate ye mukyalawe agombeddwamu obwala Police.