97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abasomesa e Makerere bakkiriziddwa okuyingira mu musango gwa Mbabazi.

Enkya ya leero abalamuzi omwenda nga bakulirwamu Ssaabalamuzi Bart Katureebe bakkirizza abasomesa abakugu mu mateeka 9 okuva mu Yunivasite ye Makerere okweyunga mu musango oguli mu kooti Mbabazi gweyawaaba ng’ayagala akalulu k’obwa Pulezidenti kaddibwemu.

Abalamuzi bagamba nti tewali kubuusabuusa kwonna abasomesa balina obukugu okumala mu mateeka, okumanya embeera z’abantu n’ebirala.

Ate bo bannamateeka okuva mu bitongole by’obwa nakyewa bagaaniddwa nti tebalina bukugu bulala.

About Mubiru Ali

Leave a Reply