Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Poliisi ekutte abavubuka 10 abagambibwa okubbira ku Bypass

January 7, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire; “Olw’obubbi n’okulumba abantu okweyongedde ku luguudo lwa Northern By-pass, ttiimu yaffe etandise ebikwekweto n’ekigendererwa kyokuzuula abamenyi b’amteeka. Olunaku lw’eggulo abasuubirwa okuba abamenyi b’amateeka 10 ku Flyover y’e Kyebando bakwatiddwa.
Bano basangiddwa n’ebizibiti omuli enjaga, ebikozesebwa okumenya, amasimu agalowoozebwa okuba amabbe n’obwambe. Poliisi era ekyagenda mu maaso n’okukola ebikwekweto okukwata abamenyi b’amateeka.”