97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abantu bana bakwatiddwa Poliisi ku by’abalongo ba Minisita Kibuule

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango avuddeyo n’ategeeza nti Poliisi ekutte abantu 4 nga bakozi mu maka ga Omubeezi wa Minisita ow’ebyamazzi Ronald Kibuule ku by’abalongo be abagudde mu kidina ekiwugibwamu awaka nebafiiramu olunaku lw’eggulo (nebabuuka).
Poliisi egamba nti bano bakuvunaanibwa omusango gw’obulagajjavu;
Bano kuliko; Nalubwamu Scovia 32, mukozi wa waka, Nankunda Peace 23, Lawrence Kibaya 33, ne Kumanya Agripa musirikale akuuma awaka.

About Mubiru Ali

Leave a Reply