97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abakungu 4 basindikiddwa ku alimanda

Abakungu 4 okuva mu offiisi ya Ssaabaminisita nga kuliko; Omuwandiisi omukulu Christine Guwatudde, Joel Wanjala, Martin Owor ne Fred Lutimba olunaku lw’eggulo basindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Kitalya ne Luzira nga kigambibwa nti bano bekobaana nedadumuula emiwendo gy’ebintu ebyali birina okugulibwa Gavumenti beweebwa abantu abatalina mwasirizi mu kaseera ka ‘lockdown’ olw’ekirwadde kya #COVID-19. Bano bakudda mu Kkooti nga 4-May-2020.

About Mubiru Ali

Leave a Reply