By Simba News CorrespondentJuly 26, 20181 min read
Omulamuzi Barishaki mukuwa ensala ye agamba nti kuky’Ababaka okweyongera emyaka okuva ku myaka 7 kyali kikyaamu era nga beewa amaanyi agatali gaabwe. Agamba nti Ssemateeka obuyinza abuwa Bantu okusalawo ku nsonga eyo so si Babaka.