97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ababaka ba Palamenti tebakyalina kwesalirawo ku misaala.


Kooti etaawuluza enkaayana za Ssemateeka esazeewo leero nti ababaka ba Palamenti tebakyalina kwesalirawo ku misaala gyabwe.

Kooti etuddeko abalamuzi bataano omubadde Steven Kavuma, Mwangutshya n’abalala basatu bagamba nti ekyokusalawo ku misaala gya babaka kirina kukolebwa ekitongole ky’ebyensimbi.

About Mubiru Ali

Leave a Reply