Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

LWAKI OTULONDERA BAMINISITA ABATAVA WAFFE – BABAKA OKUVA E KARAMOJA

June 11, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/DtOjHDYHGzY
Ababaka ab’enjawulo abakiikirira ekitundu ky’e Karamoja mu Palamenti bavuddeyo nebekandagga nga bawakanya ekya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulonda abantu abatava Karamoja ate nga siba Ggwanga lyabwe nga Baminisita. Kino kizze oluvannyuma lwa Pulezidenti Museveni okulonda Omubaka Agnes Nandutu wamu ne Kitutu Kimono Mary Goretti okukikirira ensonga za Karamoja mu Gavumenti.
https://youtu.be/4EYQ_fwTBDw