Aba Opposition basimbye omuti ewa Ssemuju
Oluvannyuma lwa Poliisi okumala ekiseera ng’ezinzeeko amaka g’Omubaka wa Kira munisipality Ssemuju Nganda, kyaddaaki yamaze n’epondooka n’ekkiriza n’ababaka abalala okujja ewa Ssemuju. Ababaka basimbye omuti ogw’ekijjukizo mu maka ga Ssemuju.

