Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Zaake yatoloka mu ddwaliro nga ayambibwako abasawo – H.E Museveni

August 21, 2018 · Mubiru Ali

Hon. Zaake yakolagana n’abasawo okutoloka mu ddwaliro mu Arua gyeyali atwaliddwa oluvannyuma lw’okulumba abasirikale nga ayagala okubakuba nga bagenze okumukwata.

Poliisi tenavaayo kumukwata kuba yaddamu okulabika nga ali muddwaliro mu Kampala. Katumulinde amale okuwona kuba emisango gyemulinze okumuggulwako. Okugaana okukwatibwa kuba kumenya mateeka, era nga alimenye akangavulwa n’okusibwa myaka 2.