Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Zaake yalina okulabwa omusawo omutendeke – Hon. Aceng
September 4, 2018 · Mubiru Ali
Hon Aceng: agamba nti Hon Zaake yakeberebwa omusawo eyali akyatendekebwa wamu n’omusawo wa Family so nga yalina kwekejebwa musawo mukugu. Uganda erina okulabwa nga ensi eyobuvunaanyizibwa, twali tetusobola kumukiriza kugenda atyo. Era yalina okufuna olukusa okuva ku Poliisi era ye yamugaana okufuluma eggwanga.
