Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 134 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Zaake yafuna obuvune ku mutwe – Mukyala we

September 6, 2018 · Mubiru Ali

Muky. Bridget Namirembe mukyala w’omubaka Zaake agamba nti akebereddwa nazuulibwa nga alina ebisago ku mutwe, alina obuvune mu bulago nga ebimu ku binywa byayulika, yafune obuvune ku disc ze wamu n’okwekanga nga ajjukira ebyamutuukako era nga ali mu Intensive Care Unit nga tamanyi ddi lwalivaayo. Ono ajanjabirwa mu ddwaliro lya Manipal hospital mu India.