Zaake yabadde abuuka kikomera okuyulika engalo? – Nsereko

Ababaka ab’enjawulo bavuddeyo nebewuunya ekyatuuse ku Babaka okutuuka okuyulika engalo nga bewuunya ekiyinza okutuuka ku muntu wabulijjo abatalina bwogerero. Bagamba nti Gavumenti esaana eveeyo evunaane abo bonna abakubye Ababaka ne Bannamawulire ababadde bakola omulimu gwabwe.
Muhammadi Nsereko agamba nti ayagala President aveeyo annyonyole ku bakubye ababaka bwebatyo n’ani yakubye emotoka ye ejjinja kuba lya
badde teriwandiikiddwako Kassiano Wadri oba Kyagulanyi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
“Kitatta okalya dda kadda dda?” – Bobi Wine