Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 783 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

zaake atwaliddwa gulu okuvunaanibwe emisango emirala

February 22, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi yakwatiddwa ekiro olunaku lw’eggulo Poliisi nga emuvunaana okutoloka mu kaduukulu ka Poliisi alabiseeko mu kkooti y’Omulamuzi mu Arua namusomera emisango gino era naweebwa bond yabukadde 50 obutali bwabuliwo. Wabula oluavannyuma akwatiddwa Poliisi era bwetyo nemuvuga nga emwolekeza ekkooti y’e Gulu gyagenda okuvunaanibwa emisango gy’okulya mu nsi ye olukwe. Ono agenda kuvunaanibwa wamu n’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine wamu n’ababaka abalala.