Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 216 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Zaake alina ekizibu ku bwongo – Hon. Nantaba

October 20, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kayunga, Ida Erios Nantaba avuddeyo nategeeza nti Omubaka wa Munisipaali y’e Mityana, MP Zaake Francis Butebi aliko ekikyamu ku mutwe era yetaaga kuyambibwa atereere.
Ono agamba obuzibu Zaake bwalina buyinza okuba nga buva ku mirundi emingi gyazze akubibwa nga ali mu by’obufuzi oba nga enkuza ye y’embi.
Nantaba agamba ono bazadde be basaana kumutuuza bamubuulire nti akuze asaana akole eby’ekikulu.