Zaake alina ekizibu ekimusumbuwa – RCC Hajji Kateregga

RCC wa Masaka City Hajji Ahmed Kateregga Musaazi; “Waliwo Omukyala ow’Oluganda lw’Omubaka MP Zaake Francis Butebi (National Unity Platform) gwesijja kwatuukiriza nga muwuliriza wa Gasimbagane eyantuukirira mu biseera nga alwanagana ne Uganda Police Force nagamba nti mwe mwogera ne Poliisi, mugigambe nti Zaake alina obuzibu obufaanana bwebuti …… tebwava ku kumukuba. Twalina Musa Body nga yewaana nti nze njakukuba nkulekeyo kuba nze nina ez’e Butabika. Era Abakulu mu Poliisi twabategeeza nti omuntu oyo gwemulwanagana naye ali bwati. Era bwenalabye akatambi ne ngamba nti kyandiba ekituufu……”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply