Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,673 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

zaake akyalidde ku gravity omutujju

February 21, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi akyaliddeko ku muyimbi Gravity Omutujju gweyayambye okufunira Ambulance okusobola okutaasa obulamu bwe bweyakubiddwa amasasi olunaku lw’eggulo ekiro e Kassanda Bukuya ku ssundiro ly’amafuta.
Zaake ategeezezza nti Gravity Omutujju ekyamutaasizza oba olywawo amasasi kwekuba nti yagezezaako okwekyuusa bwegatyo amasasi negatayingira munda.