Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 297 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Zaake agiddwa e Moroto nga talinnya

September 27, 2019 · Mubiru Ali
Munnakisinde kya People Power – Uganda era Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi wamu ne Bannakiside kya People power abalala balagiddwa okwamuka ekibuga Moroto era nga kati bawerekerwako Poliisi okubazza okwabobwe. Bano babadde babunyisa njiri ya People Power Our Power mu bitundu byeyo. Wabula Omubaka Hon Zaake Francis Butebi asoose kukwatibwa nateebwa ku motoka eyaweebwayo United Nations Development Programme – nnamba UAY 667Y.