Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Yuganda yakukomyaawo Bannayuganda abali e Qatar
June 1, 2020 · Mubiru Ali
Ekitebe kya Yuganda mu Doha Qatar kivuddeyo nekitegeeza Bannayuganda bonna abali e Qatar abandyagadde okudda okwaboobwe nti wajja kubaawo ennyonyi eva e Doha okujja ku kisaawe Entebe nga 6-June, nti era oyo yenna eyandyagadde okudda ateekeyo okusabe kwe wabula nga wakwegulira ticket emukomyaawo.