Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 429 listening Simba FM Live

Yuganda tekyalimu Ebola – Minisita Aceng

January 12, 2023 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nalangirira olunaku olwaleero nga Yuganda bwetakyalimu kirwadde kya Ebola. Ekirwadde kino kyasatiza eggwanga era Disitulikiti bbiri okuli Mubende ne Kassanda zateekebwa ku muggalo okusobola okuziyiza ekirwadde kino okusaasaanira eggwanga.