Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Yuganda nsi ya mirembe – Judith Nabakooba
July 6, 2020 · Mubiru Ali
Minisita wa ICT ne National Guidance era Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Mityana (National Resistance Movement – NRM): “Yuganda eri mu mirembe era n’okulonda kwekubeerawo mu mirembe nga tugoberera ebiragiro ebya #COVID-19. Abantu bonna abagaala Gavumenti erangirire ‘state of emergency’ bakikola lwakweyagaliza.”