Yinginiya wa Disitulikiti y’e Sironko akwatiddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Yinginiya wa Disitulikiti y’e Sironko Andrew Wasukira ne Kontulakita eyawebwa obuwumbi obubiri mu obukadde 200 okuzimba essomero lya Buteza Seed SS bakwatiddwa Uganda Police Force ku biragiro bya Minisita Peter Ogwang ku byekuusa kukulya enguzi wamu n’okukola emirimu mu ngeri yagadibe ngalye.

Share.

Leave A Reply