Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 595 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

YIMBULE ABAKULEMBEZE TUKUKIRIZE OKUDDA MU ECOWAS

May 31, 2021 · Mubiru Ali
Omukago ogutaba ensi z’obugwanjuba bwa Africa ogwa ECOWAS guyimirizza Eggwanga lya Mali okwenyigira mu mirimu gy’omukago guno oluvannyuma lw’amaggye okuwamba Gavumenti nga 24-May.
ECOWAS eyagala eyakuliramu okuwamba kuno Col. Assimi Goita ayimbule abakulembeze ECOWAS bemanyi mu butongole nga bano bebateekebwawo okukulembera Gavumenti ey’ekiseera nga kigambibwa nti baggalirwa awaka. Pulezidenti Bah Ndaw yamamulwa ku ntebe nga kati akuumibwa maggye.

instagram auto likes kaufen