Yetuze lwakumibwa kaboozi

Joseph Ojur 52 omutuuze we Kabagu mu Njeru Municipality mu disitulikiti ye Buikwe yetuze oluvannyuma lwa mukyala we okumuma akaboozi. Kigambibwa nti Joseph yagamba mukyala we nga bweyekebezza omusaayi nebamusanga nga alina akawuka akaleeta mukenenya bwatyo mukyala we namutegeeza nga bwatajja kuddamu kwegatta naye.

DPC w’e Njetu Christopher Tuhunde agambye ono yetugidde mu nnyumba ye era bwatyo nasaba abatuuze okufunanga okuwabulwa ku nsonga ezikwatagana n’amaka okuva mubakugu wamu n’emikwano.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
amayembe gagazza essomero e mityana