Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 84 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

yesudde mu motoka nemuttirawo e kagoma

January 23, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Kagoma ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu bawuniikiridde omuvubuka bweyesudde mu mmotoka ebadde edduka sipiidi n’emutirawo.Omuvubuuka ono tewali amanyi bimukwatako nga bamulabye nga ayingira ekkubo emmotoka ebadde egenda e Luweero ekika kya sinotruck bwalabye emutuuseeko kwekugyiyingiramu okukkakkana nga emusse era dereeva w’emmotoka eno alabye tabisobole bwatyo nadduka nga tewali asobodde kukwata nnamba puleeti.Abatuuze nga bakulembeddwamu Joseph Ssendawula bateegeezezza nga bwebalabye omuvubuka ono nga ayimiridde emabbali g’ekubo ne balowooza nti agenda kusala kkubo, naye kibaweddeko okulaba nga ye kenyini yeyesudde mu mmotoka oluvannyuma ly’okugyirinda n’emutuukako okukkakkana nga emutomedde ne muyiwa ebyenda.