Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 316 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Yeetuze lwa mukyalawe kufumbirwa musajja mulala – Busoga

June 1, 2016 · Mubiru Ali

Musajja mukulu e Busoga mu Disitulikiti ye Luuka  yeeyimbyemu ogwakabugu lwakukizuula nti mukaziwe yafumbirwa omusajja omulala . 

Omusajja ono Kiroya Sozi myaka 25  abinaanise engatto okunona mukyalawe e Namalere mu Disitulikiti ye Butalejja  ebaliraanye , Wabula afunye akasunguyira oluvannyuma  lw’okukamutema nti Lydia yafumbirwa dda omussajja omulala, naayolekera ewa musajja munne ategeerekeseeko erya Henry eyamutwalako omukazi neyeeyimbiramu eyo omuguwa .

Wabula kati Police ebakanye n’ogwokunoonyereza nga gwo omulambo guweereddwayo eri bannannyigwo okuguziika .