Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 152 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Yeesudde okuva ku kizimbe lwa mabanja

September 22, 2016 · Mubiru Ali

Omusajja ategeerekeseeko erya Ochola myaka 28 yeesudde okuva ku kizimbe kya Garden City ku mwaliiro ogwokubiri ekisangibwa mu Kampala okuliraana Nakumatt  era nga emagombe anaasimbayo kitooke .

Abaddewo ng’omusajja ono yeesuula okuva ku kizimbe agamba nti Ochola agambye  nti embeera  gy’ayitamu ssi nnungi ate n’amabanja gamuli bukiika ng’omwana anatta nnyina .

Omusajja ono ayooleddwawo Police n’addusibwa mu ddwaliro e Mulago nga biwala ttaka .