Yaya Toure awumudde omupiira

Eyaliko emunnyeenye ya Barcelona ne Machester City Midfielder Gnégnéri Yaya Touré era Munnansi wa Ivory Coast awumudde omupiira enkya yaleero era nga kati agenda kutandika kweteekerateekera kutandika butendesi.

Ono bweyava mu Manchester City yagenda mu ttiimu eya Olympiakos mu September wabula endagaano ye nesazibwamu oluvannyuma lw’emyezi 3.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
gavumenti eveeyo esaasire abantu b’e Ssembabule – Kuteesa