Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,368 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

World Bank ekole emirimu egyagitandikisaawo – Hon. Sarah Opendi

August 21, 2023 · Mubiru Ali

Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Tororo Sarah Opendi avuddeyo nasaba Bbanka y’Ensi yonna esigale ku byerina okukola nga okulwanyisa obwazu mu Nsi. Ono agamba nti Uganda siyakukiriza kutumbula bisiyaga ekikolimo ekimanyiddwa kyebatembeeya nga eddembe ly’obuntu. Bino abyogeredde mu lukuŋŋaana lwa Bannamawulire ku Palamenti bwabadde ayogera ku kyasalibwawo Bbanka y’Ensi ekyokukomya okuwa Uganda obuyambi olwokuyisa etteeka lya Anti-Homosexuality Act 2023.