Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Sports

Omuteebi gweberabidde olutuuse ku kisaawe amenyekeddewo okugulu

August 26, 2019 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates:
El Kabir omuteebi wa ttiimu ya Caykur Rizespor bamwerabidde ku kisaawe webabadde batendekebwa nga bagenda okusamba Sivasspor. Yawaliriziddwa okupangisa emotoka emutwala ku kisaawe wabula abasirikale nebamugaana okuyingira. Oluvannyuma lw’eddakiika eziwerako ng’omupiira gutandise bamukirizza okuyingira. Yatuuse ku kisaawe nebamuyingiza ekyenaku namenyekera okugulu ku kisaawe era nga wakumala emyezi 6 nga tasamba.