Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Wolokoso: Rema abala kaki?

#Wolokoso;
Omuyimbi REMA Namakula yandiba nga asuddewo Taata w’omwana we Eddy Kenzo nga era ali munteekateeka yakwanjula omusajja omuggya Dr. Hamza Ssebunya, nga musawo (Gynecologist) mu ddwaliro ekkulu e Mulago.
Waliwo ne kkaadi z’okwanjula ezitambula ku mukutu gwa ‘Social Media’ nga ziraga nti Rema ateeseteese okwanjula Hamza mu bakadde be mu Nnyendo Masaka nga 1 – November – 2019.
Wabula ebifaananyi ebitambula nga biraga Rema ne Hamza byandiba nga byakubiddwa okuva mu vidiyo y’oluyimba oba oli awo Rema lwateekateeka okufulumya. Lindirira

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort