Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

wolokoso! nina omwana wa radio

February 6, 2019 · Mubiru Ali

Mwanamuwala Dorah Mwima avuddeyo n’ayasa ebyama nga ayita ku mukutu gwe ogwa Facebook.
Agamba nti abadde n’ekyama ky’asirikidde okumala emyaka n’ebisiibo – omwana we omukulu ow’obulenzi Ethan Barrak (9) kitaawe omutuufu ye mugenzi omuyimbi Moze Radio.