Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Winston Katushabe nga ono ye Commissioner for Transport Regulation and Safety mu Minisitule yebyenguudo avuddeyo nategeeza nti emotoka ya

May 5, 2026 · Radio Simba

⚽ Winston Katushabe nga ono ye Commissioner for Transport Regulation and Safety mu Minisitule y’ebyenguudo avuddeyo nategeeza nti emotoka ya Gavumenti yonna eri ku luguudo nga tefunanga nnamba ya digito eri ku luguudo mu bumenyi bw’amateeka. Katushabe agamba nti Gavumenti erina kubeera kyakulabirako eri Bannayuganda era nasaba nti ebikwekweto byokuteekako ennamba za digito birina okwongerwamu amaanyi kati.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News