Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 318 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Weegendereze eddagala lyomira

July 18, 2017 · Mubiru Ali

GENDA MU SSIMU YO AWASINDIKIRWA OBUBAKA (MESSAGES) WANDIIKA FFE SPACE DISTRICT GYOVA SPACE EKYOKUDDAMU OKUVA KU A, B OBA C OSINDIKE KU 8585. MESSAGE ENO YABWEREERE KU MUKUTU GWONNA KWOLI.

EDDAGALA ERITALI KU MUTINDO LY’EDDAGALA ERITATUUKIRIZA BISAANYIZO ERA NGA LIRINA OKUKEBEREBWA NGA TERINNAGENDA KU KATALE.

WABULA EDDAGALA LINO LINGI NNYO KU KATALE ERA NGA LITEEKA OYO ABA ALIMIZE MUKATYABAGA ERI OBULAMU BWE.

KATI TUBUUZA:

OMANYI WA WOOLINA OKULOOPA SINGA OSANGA EDDAGALA ERITALI KU MUTINDO MU DDWALIRO OBA SINGA OBA OFUNYE OBUZIBU BWONNA NG’OMIZE EDDAGALA LINO?

A. YE
B. NEDDA
C. SIBUVUNAANYIZIBWA BWANGE OKULOOPA

EKYOKUKOLA:

GENDA MU SSIMU YO AWASINDIKIRWA OBUBAKA (MESSAGES) WANDIIKA FFE SPACE DISTRICT GYOVA SPACE EKYOKUDDAMU OKUVA KU A, B OBA C OSINDIKE KU 8585. MESSAGE ENO YABWEREERE KU MUKUTU GWONNA KWOLI.