Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 220 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Wazuseeyo abalina COVID-19 abalala 4 mu Yuganda

March 27, 2020 · Mubiru Ali

Permanent Secretary wa Ministry of Health- Uganda Dr. Diana Atwine avuddeyo nategeeza nti olunaku lw’eggulo abantu 197 bakebereddwa nga bangi ku bbo baava Dubai ebivuddemu biraga nti 4 balina ekirwadde kya #COVID-19. Bano 4 babadde mu ‘institutional quarantine’ mu woteeri ez’enjawulo era nga kati bagiddwayo nebatwalibwa mu Ddwaliro ly’e Mulago okufuna obujanjabi. Kati abalina obulwadde bwa #COVID-19 bali 18. Permanent Secretary wa Ministry of Health- Uganda Dr. Diana Atwine avuddeyo nategeeza nti olunaku lw’eggulo abantu 197 bakebereddwa nga bangi ku bbo baava Dubai ebivuddemu biraga nti 4 balina ekirwadde kya #COVID-19. Bano 4 babadde mu ‘institutional quarantine’ mu woteeri ez’enjawulo era nga kati bagiddwayo nebatwalibwa mu Ddwaliro ly’e Mulago okufuna obujanjabi. Abalina obulwadde bwa Ssenyiga buno kati bali 18. #COVID19UG #COVID2019 #COVID2019UG Permanent Secretary wa Ministry of Health- Uganda Dr. Diana Atwine avuddeyo nategeeza nti olunaku lw’eggulo abantu 197 bakebereddwa nga bangi ku bbo baava Dubai ebivuddemu biraga nti 4 balina ekirwadde kya #COVID-19. Bano 4 babadde mu ‘institutional quarantine’ mu woteeri ez’enjawulo era nga kati bagiddwayo nebatwalibwa mu Ddwaliro ly’e Mulago okufuna obujanjabi. Kati abalina obulwadde bwa #COVID-19 bali 18.