Waragi asse omutuuze.

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo ekimanyiddwa nga Kiwangala mu Disitulikiti ye Lwengo, bwebasanze mutuuze munnaabwe nga afudde.
Tamale Frank agambibwa okuba nga y’afudde omulambo gwe gusangiddwa ku buliribwe nga wabbali awo waliwo obuveera bwa Waragi n’eccupa ya Beer emu nga nyweko ekitundu.

Leave a Reply