Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
Wanyama nzijja mu bintu byo ebyekisiru – John Katumba
November 11, 2020 · Mubiru Ali
Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti Katumba John avuddeyo natabukira Press Secretary wa Pulezidenti Museveni Don Wanyama ku mukutu gwa Twitter namusaba aleme muteeka mu mizannyo gya kisiru.
Abadde amawanukula ku kyeyayogedde nti buli eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti asobola okukungaanya abantu nti olaba ne John Katumba omwetowaze naye asobola okufuna abantu wabula ekiseera kyetulimu kyekizibu.