Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 56 listening Simba FM Live

Wamponyezza obusajja, nkunoonya – Bobi Wine

July 12, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu avuddeyo leero nasiima Omuvubuka eyamuwadde Jacket n’enkofiira ebyamuyambye okubula ku basirikale ba Poliisi nadduka natuuka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga olunaku lw’eggulo bwebabadde baagala okumukwata mu kwekalakaasa okuwakanya omusolo gwa Mobile Money ne Social Media.