Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,082 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Waliwo Ssemaka asazeewo okugabira omusiguze mukyala we gwalinamu abaana 8

June 29, 2020 · Mubiru Ali

Waliwo Ssemaka asazeewo okugabira omusiguze mukyala we gwalinamu abaana 8. Mulambuzi Stephen 50, nga mutuuze ku kyalo Nnongo mu Ggombolola y’e Kitimbwa mu Disitulikiti y’e Kayunga yawaddeyo Mukyala we Amina Ndagire eri Omusiguze Boogere Abubakari oluvannyuma lwokubasanga lubano mu maka ge ng’omukyala amugabira Lwera, Ssezibwa ne Busaana yenna.
Akwanaganya ensonga z’amaka n’abaana ku Poliisi y’e Kayunga Afande Mirembe agezezaako okutabaganya abafumbo bano wabula Ssemaka neyerema.

Bya Kato Vincent