Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Waliwo omusajja eyabuze e Kiboga

Kanute Alex (mu kifaananyi) 31 nga mutuuze w’e Kakunyu D, Bukomero, mu Disitulikiti y’e Kiboga yabula ku lw’okusatu ekiro nga 25/09/2019. Omusango gw’okubula kw’omuntu gwawabiddwa ku Poliisi y’e Bukomero. Poliisi esaba oyo yenna ayinza okumanya ku mayitire ga Kanute okukubira Poliisi ku nnamba zino 0775496588, 0786888319.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort